Uganda Music Industry - Uganda Music, Uganda Videos, Artists
Uganda Music News, Photos, Videos and Music
Uganda Music
Uganda Music Photos
Uganda Lyrics
Ugandan Videos
Awards
Uganda Musicians
Radio Stations in Uganda
Discotheques in Uganda

Ads

 Jose and Kids 
Michael Ross with Yooyo

 

Sponsored

 Mbikooye by Cindy Sanyu 

Oh oH Oh Oho

 

Mblira Ssebo Mwami Wange Ekikukooza Biino

Maziimaa Ngezeeza ko Okukola Ebirungi Nebiiva Bussa

Wandibadde mu ako buntu nonto galabajja

Kubanga Tuyiise mu binji Mwami nawe Obyerabidde

 

Mfubbye nnyo Okugumikirizza nange netunka wenkoma

Nayye nze ontamizza obufumbo Mpulira Honey Mbikoye

 Yee Oh Ehh nkooye Okuyomba

 

Chorus

Zino Love Ezze Mbirigo Zantama Nkoye Okuyomba

Nsaze wo Mwami Kanobbe ate gyoli sikyagasa Nkoye Okuyomba

Umm Zino Love Ezze Mbirigo Zantama

Nsaze wo Mwami Kanobbe ate oba gyoli sikyagasa Nkoye Okuyomba

Eh Eh Zino love Ezze Mbirigo Zataama

Nsaze wo Mwami Kanobbe ate oba gyoli sikyagasa

 

 

Nnakukolya ntya Mwami ekitandabye Buubi

Nnakugamba Ki Ssebo Ekinakukyussa Endowozza

Nkwagala Naye ejoogo lyoliina lisukiridde

Nebwekubulira Ebintu Ebi Nuuma Tewefiraayo

Bwekunenya kko Oyomba buyombi Olussi No Kubba

Bufumbo Ndabakki Omutali Kuteesa Omwami Wange

Nfuubye Nyoo Okugumikirizza Nange netunka Wenkomma

Naye Gwe Ontamizza Obufumbo Honey Nange Mpulira Mbikoye

 

Zino Love Ezze Mbirigo Zantama Nkoye Okuyomba

Nsaze wo Mwami Kanobbe ate gyoli sikyagasa Nkoye Okuyomba

Zino Love Ezze Mbirigo Zantama

Nsaze wo Mwami Kanobbe ate oba gyoli sikyagasa Nkoye Okuyomba

 

Bwekusekerakko Ompitta Nalweyiso

Lwene Kyanzze No mpitta Nabweteme

Bwene Koola KKO Nompita Namyekoozo

Nekusirikirira Era Nonzoyasoya

NEkiki Ehhhhhh Nkoye Okuyomba

 

Chorus

 

Zino love Ezze Mbirigo Zataama –Nkoye Okuyomba

Eh Eh Zino love Ezze Mbirigo Zataama Nkoye EhhoooH

Nkooye Okulwana, Nkooye Okuyomba

Uh uh Ngenda Ohh

Ewa Maama tebangoba Kazireyo Nzee

Jaaj awange Akyagala Kanzireyo Nzze

Nkooye

Nedda Ngenda Ohh

Zinno Love Ezze Mbiriggo Zanyiwa

Eh Eh Zinno Love Ezze Mbiriggo Zantama

Nkooyee……………Ohh

Nkooye Okuyomba

Nkooye Okulwana

Nkooye Okuyomba

Sponsored
Jose - Basiima Ogenze
Basiima Ogenze Fetches 150Mn - Chameleone's Basiima Ogenze album launch pulled crowds form all over East Africa clearly making hin the regions favourite.

   
www.musicugandaN.com

Uganda Music Industry
Privacy Policy